Ebyobusuubuzi

Uganda yakufiirwa buwumbi

Uganda yakufiirwa buwumbi

Ali Mivule

February 4th, 2016

No comments

Uganda eyolekedde okufiirwa akawumbi kamu n’obukadde nga 400 lwankyukakyuka ya budde mu myaka 20 egiggya. Akulira eby’obutonde bwensi n’entobazi mu minisitule y’ebyamazzi n’obutonde bwensi Paul Mafabi agamba eby’obulimi byebigenda okusinga okukosebwa kale nga gavumenti esaanye okusomesa abalimu ku nsonga eno bagisalire amagezi nga bukyali.   […]