Amawulire
Uganda efunye ssente z’okulwanyisa emmese
Gavumenti za Uganda nga eli wamu neya Tanzania ne Ethiopia zifunye obukadde bwa doola 6 okulwanyisa obusolo nga emmese ne kamuje obufukidde ddala ekizibu ku kufiiriza abalimi nga bulya emmere gyebalima. Ssente zino ziweereddwayo aba banka yensi yonna wansi w’enkola y’amawanga ga Africa eya […]