Amawulire
Uganda amabanja gagiri bubi
Amawanga ga Africa nga ne Uganda mwogitwalidde galabuddwa okwewala okwewolawola okuva mu bitongole by’ensimbi ebweru w’amawanga gano kubanga gyebujja amabanja gandibalemerera. Nga aggulawo olukungaana lw’ekibiina ky’amawanga amagatte olw’ebyobusuubuzi n’enkulakulana mu Africa, eyebuuzibwako mu byenkulakulana mu kibiina kino Lindan Ndolve ategezezza nti okugyako nga amagoba amawanga […]