Amawulire
Taata asuddewo abaana be nga nyabwe yakafa
Taata asuddewo abaana be 6 oluvanyuma lwa mukyala we okufa n’agenda ku bizinga nafuna omulala. Derick Mulimira omutuuze we Kirangira Mukono omuvubi ku mwalo gwe koome yasuddewo abaana be. Kati omwana omukulu Rebecca Bukirwa owemyaka 10 asoma ekibiina eky’okubiri ku ssomero lya Nabbaale P/S yalabirira […]