Amawulire
Ssentebe bamukutte talina Kabuyonjo
Abakulembeze e Bukomansimbi bakwatiddwa lwabutaba na kabuyonjo. Mu kikwkweto ekikoleddwa mu bitundu bye Kagoggo ne Kasambya mu ggombolola ye Kibinge bangi basangiddwa nga tebalina bwa mugwanya. Eno abantu okubadde Frank Sseguya akulira ekibiina kya NRM mu kitundu bakwatiddwa. Omulondoozi webyobulamu mu district ye Bukomansimbi Daniel […]