Amawulire
Ssebaggala ajulidde
Eyali meeya wa kampala AL-Hajji Nasser Ssebagala ajulidde ensala ya kkooti ku musango gweyawaaba MTN okukozesa eddoboozi lye. Sebaggala agamba nti omulamuzi yakola ensobi bweyategeeza nti ebigambo MTN byeyakozesa bweyabyogerera mu lujjudde kale nga tebakola nsobi Ssebagala yali ayagala MTN emusasule obuwumbi munaana lwakukozesa doboozi […]