Amawulire
Ssabawandiisi wa FDC bamukutte
Amyuka Ssabawandiisi w’ekibiina kya FDC Harold Kaija akwatiddwa ku kitebe kya FDC wano e Najjanankmbi. Tutegeezedwa nti Kaija agiddwa ku kitebe ky’ekibiina bw’abadde ayogerako eri bannamawulire nga avumirira ekya poliisi okukwata bannakibiina wamu n’abalala okubasibira mu maka gaabwe. Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano […]