Amawulire
Ssabasajja atukizza ebya Federo
Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda mutebi11 azeemu natukizza ekyokuzza enfuga eya Fedro mu Buganda, nga agamba nti eno yeyokka egenda okuzza Buganda kuntiko. Omutanda okwogera bino abadde ku kasozi Buddo , kumikolo egy’okukuza amazaalibwa gomutanda ag’e 61 egybuto. Omutanda agambye nti abazadde ba buganda […]