Amawulire
Ssabalabirizi Ntagali bamutwala mu kkooti
Waliwo ekibinja kyabakulisitu abali eyo mu 200 abasazewo okukuba ssabalabirizi w’ekanisa ya Uganda Stanley Ntagali mu kkooti nga bamulumiriza okulwawo okulonda omulabirizi w’obulabirizi bwa west Ankole. Bano nga bakulembeddwamu Zeddy Byakyaro ne Phillip Murwani bagamba nti olukiiko lw’abalabirizi lwatuula nebalonda abalabirizi ba Bunyoro Kitara […]