Amawulire
Ssabalabirizi avumiridde ekya Kadaga okuyingira essabo
Ssabalabirizi w’ekanisa ya Uganda yegaase ku bazze bavumirira ekya sipiika wa palamenti okuyingira essabo okwebaza bajjaja okudda ku bwa sipiika wa palamenti. Ssabalabirizi Stanley Ntagali mu kiwandiiko ky’afulumizza ategezezza nti yadde nga bakkiririza mu by’obuwangwa, obwesige bulina kubeera mu mukama katonda yekka nga era […]