Amawulire
Sheikh Muzaata ne Tamale Mirundu bakweyimirira Sebuufu
Omulamuzi wa kkooti enkulu Wilson Masalu Musene ataddewo olwa nga 4 April ye mande ejja okuwa ensalaye ku kusaba kw’omusuubuzi w’emmotoka Mohammed Sebuufu okweyimirirwa. Mu balina okweyimirira Sebuufu kuliko sheikh Nooh Muzaata Batte n’omuwabuzi wa pulezidenti ku nsonga z’ebyamawulire Tamale Mirundi. Munnamateeka […]