Amawulire
Ragga Dee akiriiza
Munna NRM Daniel Kazibwe amanyiddwa enyo nga Raga Dee akkirizza nti ddala Loodi Meeya Erias Lukwago y’amuwangudde . Ragga Dee y’afunye obululu 49,366 sso nga Lukwago yakukumbye 176,637 kale nga enjawulo y’abadde ya bululu 127,271.. Munna DP Issa Kikungwe yeyasembye n’obululu 7,750 Kati Ragadee agamba […]