Amawulire
Poliisi eyodde abatamiivu 60 e Kamuli
Poliisi ye Kamuli eyodde abantu 60 abakeera mu birabo by’omwenge okutamiruukuka. Bano poliisi amakya gleero ebakedde nga misa nga era bano baateredde dda bawunzika ndeku. Mu bakwatiddwa kubaddeko n’abaana b’amasomero 30 nga bano okunywa omwenge kubasinga ebitabo. Akulira ebikwekweto hya poliisi e Kamuli Awuyo morris […]