Amawulire
Poliisi erabuddwa ku bululu
Akakiiko k’ebyokulonda kalabudde poliisi ku ky’okukwata ku bigenda okukozesebwa mu kulonda kwa nga 18 omwezi guno. Alondoola ebyokulonda mu bitundu bya Busoga, Apollo Musinguzi agamba nti okukwata ku bikozesebwa mu kulonda kireeta akavuyo n’okuttattana ekifananya ky’akakiiko akalondesa. Musinguzi agamba nti naddala obubokisi okuli obululu bubaako […]