Amawulire
Panda gaali yandikomawo- bakugu
Abalondoola ensonga z’ebyobufuzi mu ggwanga bategeezezza nti enkola y’okuwamba abantu ekomyeewo. Kiddiridde okuwambibwa kw’eyali akulira ba Kanyama ba Amama Mbabazi Christopher Aine Kakensa Joel Onyango Oloka agamba nti okukwatibwa kwa Aine buli omu kw’ataddeko amaaso naye ng’abantu bangi bayinza okuba nga bawambibwa nebabuzibwaawo. Ono era […]