Amawulire
Paasita Ngabo owa FDC bamukutte
Poliisi ekutte omubulizi w’enjiri David Ngabo mu kikwekweto ky’ekoze ku kitebe ky’ekibiina kya FDC wali e Najjanakumbi. Pastor Ngabo y’akulemberamu essaala zabuli lwakubiri ezatumibwa Black Tuesday nga zetabwamu bannakibiina kya FDC n’abawagizi baabwe. Poliisi bano ebakedde nga misa okubalemesa okugenda mu maaso n’essaala […]