Amawulire
Paasita bamukutte akaka omuwala alina siriimu akaboozi
Poliisi ye Kasese eriko paasita gwekutte lwakugezaako kukwata muwala ow’emyaka 19 myezi mitono nga kyaggye ave mu kkomera olw’omusango gw’okusobya ku mwana. Paasita ono atayatukiriziddwa manya yakwatiddwa mu loogi ye Jeriza e Kasese. Akulira okunonyereza ku buzzi bw’emisango ku poliisi ye Kasese Joseph Andama agamba […]