Amawulire
Ow’emyaka 13 akubibwa amasasi
Poliisi nga bali wamu n’amagye baliko abakuumi b’ekyalo 2 bebakutte lwakukuba mwana ow’emyaka 13 amasasi nebamutta mu bitundu bye Nakapiripirit. Abakwatiddwa kuliko David Lomongin nga omulala tanaba kutegerekeka. Omugenzi ategerekese nga Alinga Lowaka, omuiyizi ku ssomero lya Lokale Primary School eyakubiddwa amasasi mu kifuba ne […]