Amawulire
Omuvubuka ayokezza enyumba ya mugandawe
Poliisi mu disitulikiti ye Kayunga eri kumuyiggo gw’omuvubuka Joseph Okecha owokukyalo Kawuku mu gombolola ye Busaana eyatekedde enyumba ya muganda we omuliro, mukyalawe nabaana babiri nebasirikkiramu. Kitegezeddwa nti Okecha okwokya mugandawe Obore Chalis kivude ku nkayana zetakka zebabade nazo okuva kitabwe eyaffa emyaka esatu egiyise […]