Amawulire
Omuvubuka asobezza ku wa nasale
Omulamuzi wa kkooti e Gulu Deogratious Ssejjemba aliko omuvubuka g ow’emyaka 27 gw’aguddeko omusango gw’okukukusa n’okusobya ku kawala ka nasale. Oludda oluwaabi nga lukulembeddwamu William Bayo lutegezezza nga , Job Okema nga October 1, omwaka oguwedde wali ku kyalo Laroo yawamba omwana ono n’asaba bazadde […]