Amawulire
Omuserikale bamutemyetemye
Ono agamba nti akavuyo konna kaatandise , ekibinja ky’abalumbaganyi bano 7 bwebazinzeeko poliisi ye Kidodo nebatematema omuserikale Godfrey Kasimba nebamutta, tebaakomye okwo nebatwala emundu n’amasasai 30,wabula munne eyasimatusse Patrick Twaha natako omu , kko nokulumya omulala. Bino bigidde mu kaseera nga e Bundibugyo nayo kyedomola […]