Amawulire
Omusango gw’ababbomu gusalwa leero
Amasanyalaze gakyakareyezza okuwa ensala ku musango gw’abantu 13 abavunanaibwa okutega bbomu ezatta abantu abasoba mu 70 mu kampala mu 2010 batuuse mu kkooti enkulu. Amasanyalaze gavuddeko oluvanyuma lw’ekinyonyi okugwa mu waya z’amasanyalaze. Byo ebyokwerinda binywezeddwa ku kkooti yonna nga era ssibuli omu nti asalimbirayo wabuloa […]