Amawulire
Omusajja ayokezza enyumba ya ssezalawe
Poliisi ye Kalungu eriko omusajja gw’ekutte lwakutekera nyumba ya ssezaalawe omuliro. Frank Nakibinge omutuuze ku kyalo Lusaana y’akwatiddwa oluvanyuma lw’okwokya enyumba ya Peter Bwanika. Nakibinge okuva mu mbeera kiddiridde mukyalawe Jane Namyalo okunoba n’adda ewa kitaawe gyeyamulumbye n’ayokya enyumba eno mu busungu. Aduumira […]