Amawulire
Omusajja asazesaze gwateberezza okumwagalira omukyala
Omusajja alumbye gwateberezza okumwagalira mukyala we namusalala wabula naye abatuuze ne bamutta. Sirani Were omutuuze we Kayunga Bubajwe yakiguddeko era nga alumirizza munne Brian Mukiga kati omugenzi okumutusaako obulumbaganyi buno wabula abatuuze abazze okubatassa bamusse bussi. Were ayongeddeko nti n’omukyala gwebamulanga abadde tanamutegera era nga […]