Amawulire
Omubaka wa NRM omulala bamugobye mu palamenti
Omubaka wa NRM omulala agobeddwa mu palamenti. Kkooti enkulu e Jinja esazizzamu obuwanguzi bwa Hajat Rehema Watongola nga omubaka wa municipaali ye Kamuli lwampapula zabuyigirize eziliko akabuuza. Amyuka ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Proscovia Salamu Musumba yawawabira Watongola mu kkooti amangu ddala nga okulonda kyekuggye […]