Amawulire
Omubaka Kabaziguruka bamututte mu kkooti y’amaggye
Omubaka we Nakawa Michael Kabaziguruka aleeteddwa mu kkooti y’amagye ku misango gy’okulya mu nsi ye olukwe. Kabaziguruka yakwatibwa ku ntandikwa y’omwezi guno n’atwalibwa ku kiteba kyabambega e Kireka oluvanyuma n’atwalibwako ku poliisi ye Nalufenya mu tawuni ye Jinja. Okusinziira ku amyuka ssabawandiisi w’ekibiina kya […]