Amawulire

Omubaka akooye empewo

Omubaka akooye empewo

Ali Mivule

February 9th, 2016

No comments

Omubaka omukyala ow’e Iganga Olivia Kwagala aneneyezza abasajja obutamugambako n’atuusa n’olunaku olwaleero nga talina abikka. Kwagala nga ali mu kunoonya kalulu kamuzza mu ntebe agamba abasajja bekwata omusobooza tebamusiiyako sso nga ye talina agamba. Agamba nga omukulembeze agezezaako okusikiriza abasajja bamusuuleyo akagambo afune daali anamukuba […]