Amawulire

Olw’okubiri lwa kuwummula

Olw’okubiri lwa kuwummula

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Gavumenti erangiridde olunaku lw’okubiri ssabbiiti ejja lwakuwummula. Ekiwandiiko ekivudde eri minisita akola ku nsonga z’abakozi ba gavumenti era amyuka ssabaminisita asooka Henry Kajura y’alangiridde nga ku lw’okubiri bweruli olw’okuwummula. Olunaku luno lwalangirirwa gavumenti ng’olukulu buli mwaka okujjukira ssabasumba wa Kampala Janan Luwum. Ono yattibwa ku […]