Amawulire
Okulonda loodi meeya
Babiri ku besimbyewo ku bwaloodi meeya bamaze okusuula akalulu kaabwe . Munna NRM Daniel Kazibwe eyeyita Ragadee amaze okulonda wali mu zooni yomu Kizungu e Makindye. Wabula Ragadee asoose kwemulugunya ku bikozesebwa mu kulonda ebituuse ekikeerezi. Ne munna DP Issa Kikungwe amaze okusuula akalulu ke […]