Amawulire
Okugema musujja gw’enkaka kutandise e Masaka
Minisitule y’ebyobulamu ebakanye ne kawefube w’okugema abantu be Masaka omusujja gw’enkaka. Abantu 5 bebakafa omusujja guno nga abalala bakyabalondoola okulaba nga tebasiiga balala. Minisita omubeezi avunanyizibwa ku bujanjabi obusokerwako Sarah Opendi agamba kino kigendereddwamu kumalawo bulwadde buno mu kitundu. Kati Opendi alabudde abo […]