Amawulire
Okubala obululu kutandiise
Okubala obululu okwa gavumenti ze bitundu kutandise mubitundu bye gwanga e byenjawulo era nga wano mu kampala okutunka okwamanyi kuli wakati wa Loodi meeya Erias Lukwago ne Danniel Kazibwe amanyidwa nga Ragga dee era ngo okulonda kuno tekujumbidwa nga bwe kyari ku kulinda Pulezidenti
Okubala obululu kutandiise
Okubala obululu kutandiise mubitundu bye gwanga ebyenjawuulo ngate mubifi ebimu okulonda kukyagenda mumaaso