Amawulire
Ogwokubba obululu gugenda musaso
Okuwulira omusango gwebyokulonda ogwawaabwa Amama Mbabazi nga awakanya ebyava mu kulonda kutandise mu kkooti ensukulumu. Mu mpaaba ye, Mbabazi ayagala okubala obululu kuddibwemu oba baddemu okulonda. Bannamateeka benjuyi zombie basuubirwa okukkanya ku byebagenda okwesigamako mu kuwulira omusango guno. Mbabazi awawabira pulezidenti Museveni, ssabawolereza wa gavumenti […]