Amawulire
Ogw’abavunanibwa okutta bamaseeka gutandise okuwulirwa
Abantu 31 abavunanibwa okutta abakulembeze babayisiraamu okwetolola eggwanga babatuusizza wali mu kkooti enkulu. Zzo enguudo zonna ezoolekera ku kkooti eno zigaddwa nga era okuyitawo osooka kwazibwa. Omusango guno gwakubeera mu maaso g’abalamuzi 3 okuli Ezekiel Muhanguzi, Percy Tuhaise ne Jane Kigundu. Abavunaanwa kuliko akulira abatabuliiki […]