Amawulire
Ogwa Besigye teguwuliddwa
Omusango gwa DR Kiiza Besigye ogw’okujeema mu nkola ya defiancy campaign mu kkooti etaputa ssemateeka gugudde butaka. Omusango guno gubadde gwakuwulirwa abalamuzi 5 amakya galeero. Wabula olutuuse mu kkooti, bannamateeka ba ssabawolereza wa gavumenti nga bakulembeddwamu amyuka ssabawolereza Mwesigwa Rukuntana wamu ne munnamateeka w’ekibiina kya […]