Amawulire
Ofiisi za banamateeka ba Mbabazi ezimeneyeddwa
Bannamateeka b’eyesimbyewo ku bwapulezidenti Amama Mbabazi bakusisinkanamu bateese oluvanyuma lw’abantu abatanategerekeka okumenya ofiisi zaabwe nebabbamu ebintu ebitanategerekeka. Ofiisi ezimeneyeddwa za Fred Muwema ne Mohammad Mbabazi. Bano bebamu ku bakikirira Mbabazi ku musango gweyawaaba mu kkooti ensukululumu nga awkanaya obuwanguzi bwa pulezidenti Museveni. Ofiisi ezogerwako zisangibwa […]