Amawulire
Obutetaba mukulonda abesimbyewo benyamivu
Eyakwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwa meeya we Masaka mwenyamivu olw’abantu abatono abetabye mu kulonda. Godfrey Kayemba Afayo nga era ye meeya wa Masaka mweralikirivu nti eno yendiba entandikwa ya bannayuganda okuviira ddala ku by’okulonda. Kayemba agamba kibi nti abalonzi bebalamye n’okulonda kw’abakulembeze baabwe […]