Amawulire
Obulumbaganyi e Kapchorwa
Omuwendo gw’abaserikale abaakafiira mu bulumbaganyi obwakoleddwa e Kapchorwa gulinye okutuuka ku babiri oluvanyuma Steven Lubega okufiira mu ddwaliro lye Mbale gyeyatwaliddwa. Olunaku lweggulo waliwo ekibinja ky’abazigu abalumbye poliisi ye Kapchorwa nebayimbula munabwe Chemusaka John nebatta omuserikale gwebasanzewo Kaddu Hakim mu kuwanyisa amasasi. Omwogezi wa […]