Amawulire
Obama yejusa okumamulawo Ghadafi
Omukulembeze w’eggwanga lya Amerika Baraka Obama akkirizza nti ddala yali nsobi okulumba eggwanga lya Libya okumamulako Co Muammar Ghaddafi nga tebamaze kwetegereza binaddirira. Obama agambye nti kyali kituufu okuyamba abamamulako Ghadafi wabula tebamanya nti ebinaddako byali bibi. Obama nga wakuwaayo obuyinza eri omukulembeze omuggya […]