Amawulire
Nambooze aleeta etteeka akakali ku Mwenge
Omubaka wa municipaali ye Mukono Betty Nambooze Bakireke ayagala kuleeta teeka nga likugira omuntu okumala gekatankira mwenge. Mu tteeka lino Omwenge gwakunyeebwa wakati we saawa 11 ez’olweggulo ne ssaawa 6 nga bukya okuva ku Mande okutuuka ku lwokutaano wabula nga wiikendi omuntu waddembe okutobya ku […]