Amawulire
Muyimirize okuwandiisa abaziyiza emisango- Balwanirira ddembe
Ebibiina ebirwanirira eddembe ly’obuntu bitadde gavumenti ku ninga eyimiriza mangu eby’okutendeka abaziyiza emisango abamanyiddwa nga ba Crime Preventers nga eggwanga lyetegekera akalulu k’omwezi ogujja. Ebibiina bino okuli ekya Amnesty International, Human Rights Watch, Human Rights Network Uganda, Chapter Four Uganda, ne Foundation for Human Rights […]