Amawulire
Museveni y’asinga okukolebwaako amawulire- alipoota
Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti pulezidenti Museveni y’asinze okwegazaanyiza ku mikutu gy’amawulire egy’ampappula , zireereetu ne terefayina Bino bifulumizidde mu alipoota ekoleddwa ab’ekibiina kya African Centre for Media Excellence ku ngeri bannamawulire gyebakozeemu emirimu gyaabwe. Museveni addibwaako Amama Mbabazi ate Dr Kiiza Besigye n’addako awo ku […]