Amawulire

Museveni yanukudde ku bya Aine

Museveni yanukudde ku bya Aine

Ali Mivule

January 9th, 2016

No comments

Pulezidenti Museveni kyaddaaki avuddemu omwasi ku nsonga z’omukuumi wa Amama Mbabazi eyabuzibwaawo. Pulezidenti ng’ayogerako eri bannamawulire agambye nti balina amawulire agesigika nti Aine yekukumye era nga mukama we Mbabazi amanyi gy’ali Pulezidenti awakanyizza ebigambibwa nti Aine ono yafiira mu mikono gya poliisi nga bwebibadde bitandise […]