Amawulire
Museveni awadde ab’ekalungu obukadde 100
Omukulembeze wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni awadde district y’eKalungu Obukadde bw’ensimbi 100 basobole okuzimba ekitebe kya district. Ssentebe wa district eno Richard Kyabaggu yaayanjizza ensimbi zino naagamba nti ng’omukulembeze musanyufu okulaba nti bagenda kufuna ebizimbe byabwe olwensonga nti Buganda ebasaba ensimbi nnyingi ez’omwezi. […]