Amawulire
Museveni akakasizza bannayuganda ku by’okwerinda
Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni akakasizza bannayuganda ku by’okwerinda byabwe nga bagenda okulonda abakulembeze baabwe abenjawulo ku disitulikiti. Pulezidenti agamba afunye amawulire nti abalonzi wamu n’abalondesa batiisibwatisibwa n’ekigendererwa eky’okubalemesa okwetaba mu kulonda kw’olunaku olwaleero. Wabula Museveni agamba nga okulonda kw’obwapulezidenti bwekwabadde, n’okulonda kwaleero kwakubeera kwamirembe. Ate […]