Amawulire
Mukangavvule ab’ebyenjigiriza
Bannabyanjigiriza basabye gavumenti okukangavvula abakulembeze b’ebyenjigiriza abatafuddeyo nga disitulikiti zaabwe zongera okusereba mu bigezo by’eggwanga. Fagil Monday nga yebuuzibwako ku byenjigiriza agamba abayizi bongera kugwa mu masomero agamu lwabakulira ebyenjigiriza kutuula mu ofiisi nebatalondoola bisomesebwa mu masomero. Agamba olw’obutalondoolwa abasomesa bebulankanya ku mirimu ekiviriddeko abayizi […]