Amawulire
Mu Zambia bali mu kulonda
Okulonda omukulembeze w’eggwanga n’ababaka ba palamenti kukyagendera ddala mu maaso mu ggwanga lya Zambia Wabula abawagizi b’abesimbyewo poliisi ebataddeko eriiso ejjoji oluvanyuma lw’okulwanagana. Okuvuganya okwamanyi kuli wakati wa pulezidenti Edgar Lungu ow’ekibiina kya PF party n’amuvuganya Hakainde Hichilema.ow’ekibiina kya UPND . Omulundi ogugenda okusookera ddala, […]