Amawulire
Lumumba asekeredde aba FDC
Ssabawandisi w’ekibiina kya NRM Justine Lumumba Kasule asekeredde ab’ekibiina kya FDC kwebyo byekyasazewo mu kwekalakaasa. Nga ayogerako nebannamawulire , omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim Ssemujju Nganda y’alangiridde nga bwebasazewo buli munnakibiina obutagenda kukola buli lwakuna era n’asaba nebannayuganda bonna abakiririza mu nkola ya demokulasiya okukola […]