Amawulire
Lukwago ye Lord meeya
Ssalongo Erias Lukwago azzeemu okulondebwa nga loodimeeya wa Kampala. Ono afunye obululu 176,637 okuwangula munna NRM Daniel Kazibwe Ragga Dee n’obululu obuweza 127,271. Ragga Dee afunye obululu 49,366. Ate munna DP Issa Kikungwe afunye obululu 7,759. Obululu obuwerera ddala 2,591 bwebabadde nampawengwa ate nga 461 […]