Amawulire
Lukwago asuuubizza okukolera bannakampala
Loodi meeya wa Kampala Erias Lukwago asuuubizza okukolera bannakampala mu kisanja kye kino ekijja ekitaali mu kisanja ekiwedde. Lukwago yali tannabugumya na ofiisi ba kansala nebamugyamu obwesige nga bagamba nti emirimu gyali gimulemye nga akozesa bubi ofiisi ye. Kati amangu ddala nga yakalangirirwa, Lukwago y’aweza […]