Amawulire
Kkooti egaanye okuyimbula muka Kasiwukira
Kkooti enkulu egaanye okuyimbula Namwandu w’omugenzi Kasiwukira Sarah Nabikolo. Omulamuzi Wilson Masalu Musene ono amusabye okulinda olutuula lwa kkooti oluddako nga lwakutandika nga 29 omwezi gw’okubiri. Nabikolo ne banne ababiri bagambibwa okwekobaana nebatta omugagga Eria Bugembe ng’ono yali amanyiddwa nga Kasiwukira. Guno gwemulundi ogw’okubiri nga […]